Lyrics
Lukusuuta – Stream Of Life Choir
…
Nkwebaza makubo gogadde
Weebal(e) essaala zootazzeemu
Nebyensabye notabimpa
Ondaze nti ggwe Katonda
Nkwebaza bulumi mwompisa
Weebale kuba tebumazeewo
Naabandese nebagenda
Nze mmany(i) olina ensonga
Oluyimba lukusuuta
Ekitibwa kikugwana
Weebal(e) amakubo gogadde
Nze mmany(i) olina ensonga
Oluyimba lukusuuta
Ekitibwa kikugwana
Weebal(e) amakubo gogadde
Nze mmany(i) olina ensonga
Ndowooza mu magezi gange nty’oba tokola
Bulumi mu mutima gwange nabwo busukka
Mmenyeka nenserera ng’olumu wabula
Oluyimba lukusuuta
Nebwolitwala byonna byewampa ggwe wabimpa
Nkusaba kimu ompe bulamu ebyo birikoma
Wansi mu mutima gwange mmany(i) okiraba nty’oluyimba lukusuuta

Byokka ebikusanyusa bikolebwe mu bulamu bwange byokka byoyagala
Ndiwano salawo nga bwolaba ggw(e) amanyi lwaki natondebwa nze era lwendigenda
Ggw(e) amanyi makubo amalungamu
mwokka mwembeera mpita at(e) era nga ndi naawe